Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 94 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Ennyumba egwiridde abaana basatu, omu mufu – Buyende

October 21, 2016 · Mubiru Ali

Ekikangabwa kisaanikidde abatuuze ku kyalo ekimu ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Buyende , omwana  omuwala wa myaka etaano bw’afiiridde mu nnyumba emugwiridde wakati mu nnamuttikwa w’enkuba ate abalala basatu nebaddusibwa mu ddwaliro lya Namwendwa e Kamuli  nga biwala ttaka .