Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 121 listening Simba FM Live

Emmotoka esaabadde owa Pikipiki n’akalirawo – Mityana

October 21, 2016 · Mubiru Ali

Omuntu omu afiiriddewo mbulaga era kati z’embuyaga ezikaza engoye oluvannyuma lw’emmotoka okumusaabalira ku pikipiki kw’abadde atambulira .

Ekitalo kino kigudde ku kyalo  Kiyinda ekisangibwa mu Municipaali y’e Mityana  ku luguudo mwasanjala oluva e Kampala okudda e Mubende . Kitalo !