Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 131 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Okwesamba ebyobulimi kisibye abantu mu bwavu – MP Makumbi

Omubaka mu Palamenti akiikirira Mityana eyoobukiika ddyo, Henry Makumbi Kamya agamba nti abantu baabulijjo naddala abavubuka mu byalo,…

Abafuzi b’amatwale bebaavaako enjawukana mu Rwanda ne Burundi – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti w’eggwanga lyattu Yuganda, Yoweri Kaguta Museveni akyazizza Ssaabawandiisi w’ekibiina ekitaba amawanga ag’obuva njuba ku lukalu lw’ Africa,…

Ow’emyaka 80 asirikkidde mu nabbambula w’omuliro – Kayunga

Abatuuzde ku kyalo Ssuka ย mu Ggombolola y’ e Kayunga era ekisangibwa mu disitulikiti y’e Kayunga bazuukkukidde mu ntiisa,…

Abavubi 2 bafiiridde mu nnyanja Muttanzige

Abavubi babiri ku mwalo gw’e Bulyamboga ogusangibwa ku nnyanja Albert babbidde mu nnyajnja era kati z’embuyaga ezikunta .…

Abasuubuzi batabukiddde Meeya – Jinja

Abasuubuzi mu katale akanene e Jinja aka Jinja Central Market, balumbye ekitebe kya Municipaali y’e Jinja nga baagala…

FUFA esiimye Onyango, emuwadde kyapa kya ttaka

Omukwasi wa ggoolo ya Yuganda Cranes, Dennis Masinde Onyango aweereddwa ekyapa ky’ettaka ekibiina ekifuga omupiira mu Yuganda ekya…

Abagenda okukuuma ebigezo bya P.7 balabuddwa

Abagenda okukuuma n’okulondoola ebigezo by’abayizi abagenda okutuula eky’omusanvu nga 03 ne 04, Museenene 2016 balabuddwa nti singa omuyizi…

PAC ekunyizza abakulira abakozi mu zi Disitulikiti

Akakiiko ka Palamenti akalondoola ensaasaanya y’ensimbi y’omuwi w’omusolo aka Public Accounts Committee(PAC) kakunyizza abakulira abakozi mu zi Disitulikiti…

Abalemeezi bali mu keetalo ka kukyaza Mutanda

Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11 nga enzingu ttaano mu mwezi gwa Museenene asiimye okulabikako eri…