Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 87 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Abalemeezi bali mu keetalo ka kukyaza Mutanda

October 25, 2016 · Mubiru Ali

Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11 nga enzingu ttaano mu mwezi gwa Museenene asiimye okulabikako eri Obuganda ย ng’agenda okulambula essaze lye ery’ e Bulemeezi gy’agenda n’okukulemberamu emikolo gy’okukuza olunaku lw’abavubuka mu Buganda .

Emikolo egy’enjawulo gigendera ddala mu maaso n’okukwajja omuli Bulungibwansi awamu n’enkambi y’ebyobulamu nga eno eri mu kisaawe ky’e Buyuki mu Ggombolola y’e Katikamu nga wano nnamungi w’omunti yeeyiye ku nkambi eno okusobola okukeberebwa endwadde ez’enjawulo n’okufuna obujjanjabi obutali bumu. Enteekateeka eno ey’obujjanjabi ewomeddwamu omutwe aba Christian Model Minisitries .

Samu Sserunjogi nga ono yaliko Ssentebe w’eggombolola y’e Katikamu y’omu ku bateesiteesi .