Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 199 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Ow’emyaka 80 asirikkidde mu nabbambula w’omuliro – Kayunga

October 27, 2016 · Mubiru Ali

Abatuuzde ku kyalo Ssuka ย mu Ggombolola y’ e Kayunga era ekisangibwa mu disitulikiti y’e Kayunga bazuukkukidde mu ntiisa, mutuuze munnaabwe Nantume Nalongo Yudaya ow’emyaka 80 bw’aggyiridde mu nnabbambula w’omuliro ekiro ekiyise .

Abeelabiddeko n’agaabwe ku kyalo kino bagamba nti omuliro guno gwavudde ku ssigiri omukadde ono gyeyabadde akumye okumubugumya wabula otulo bwetwamubbye, essigiir kwekwokya enju era wano omukadde teyasimattuse magombe . Kitalo