Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 199 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Abavubi 2 bafiiridde mu nnyanja Muttanzige

October 27, 2016 · Mubiru Ali

Abavubi babiri ku mwalo gw’e Bulyamboga ogusangibwa ku nnyanja Albert babbidde mu nnyajnja era kati z’embuyaga ezikunta .

Omusasi waffe atutegeezezza nti ekiviiriddeko bano okugenda e Kalannamo, y’embuyaga eyaamaanyi okubasanga nga bava okuvuba mukene era bw’etyo n’ekuba akaato mwebabaddde abatambulira nekayulikamu bibiri era nebabbira.

Omwogezi wa Police mu bitundu bya Albert, Hakiza Julius atetegeezezza omulambo ogumu guggyiddwayo era kati balubbira ba Police bali ku kaweefube waakuyigga waakubiri . Kitalo .