Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 87 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Abasuubuzi batabukiddde Meeya – Jinja

October 27, 2016 · Mubiru Ali

Abasuubuzi mu katale akanene e Jinja aka Jinja Central Market, balumbye ekitebe kya Municipaali y’e Jinja nga baagala Meeya abannyonnyole ku mbeera embi mwebakolera 

Abasuubuzi bagamba akatale kamaze  emyezi ebir i nga tekalina masannyalaze ekiviiriddeko emmaali yaabwe okuvumba n’eyonooneka okwo gattako emisolo eminene egibabinikibwa aba Council ekulemberwa Meeya Majid Batambuze

Abasuubuzi ababadde tebasalikako musale balangidde Meeya okubatulugunya .

Wabula amyuka Town Clerk, Jophram Waiduba asobodde okuwooyawooya abasuubuzi bano ababadde bataamye obugo , n’abagamba nti ensonga ezibaluma baakuzikolako .