Ettaka Museveni lyeyasaba e Busoga likyankalannyizza abakulembeze
Ekiteeso kya Pulezidenti Museveni kyeyaleeta nga ayagala aweebwe ettaka mu Ggombolola y’e Kityerera ekiri mu Disitulikiti y’e Mayuge…
Ekiteeso kya Pulezidenti Museveni kyeyaleeta nga ayagala aweebwe ettaka mu Ggombolola y’e Kityerera ekiri mu Disitulikiti y’e Mayuge…
Abasuubuzi mu katale ka Jinja Napier naddala abo abaayonooneddwa emidaala gyabwe nga aboobuyinza mu Municipo y’e Jinja bakola…
Emirimu ku ddwaliro ekkulu e Masaka gisannyaladde enkya ya leero oluvannyuma lw’abakozi mu eddwaliro lino abawerera ddala musanvu…
Omuduumizi w’eggye lya Yuganda General Katumba Wamala asabye amawanga ageebunaayira okukwasizaako omukago ogutaba amawanga agali ku Ssemazinga Afirika…
Police e Mukono egombyemu obwala abasajja babiri abalina akakwate ku mmotoka eyabbiddwa ku nannyini kampuni ya Devine ekola…
Okulonda kw’obukiiko bw’ebyalo okubadde kuteekeddwateekeddwa okubaayo ku ntandikwa y’omwaka guno kukyali mu lusuubo oluvannyuma lwa Minisitule y’ebyensimbi okwesuulirayo…
Abantu 11 bafiiriddewo mbulaga ate abalala ne baddusibwa mu malwaliro nga biwala ttaka mu kabenje akaguddewo mu Kalasamayanzi…
Isaac Atwine, omu ku bavunaanyizibwa ku byenkulaakulana mu Disitulikiti y’e Kiruhura atirimbuddwa abantu abatannaba kutegeerekeka. Omulambo gwe gusangiddwa…
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga – UNEB kisambazze engambo ezibadde zitandise okubungeesebwa ku mikutu gy’embikkulirwa kumanya nti…