Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 290 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

11 bafiiridde mu kabenje – Lwengo

January 4, 2017 · Mubiru Ali

Abantu  11  bafiiriddewo mbulaga ate abalala ne baddusibwa mu malwaliro nga biwala ttaka  mu kabenje akaguddewo mu Kalasamayanzi ku kyalo Mpumudde mu Disitulikiti y’e Lwengo ku luguudo oluva e Masaka okudda e Mbarara.

Akabenje kano kabaddemu bbaasi ya Global UAV710V ebadde eva e Mbarara ng’edda Kampala  etomereganye ne Kamunye  UAX 715G bwetyo ne Takisi neeyingirira Fuso okukakkana ng’entumbi emeze mu njovu.

Ye aduumira Police mu bukiika ddyo bwa Yuganda, Afande Maxwell Ogwal alabudde abagoba b’ebidduka obutavuga ndiima ate  n’okwetegereza obubonero bwokunguudo . Kitalo !