Breaking
News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 347 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

2 Police ebayodde ku bubbi bw’emmotoka – Mukono

January 4, 2017 · Mubiru Ali

Police e Mukono egombyemu obwala abasajja babiri abalina akakwate ku mmotoka eyabbiddwa ku nannyini kampuni ya Devine ekola ekyokunywa eky’akasera.

Ssuuna Precious yakubiddwa bubi nnyo kumpi kukoma ku mugo gwa ntaana abantu abatannategeerekeka abaamulumbye mu makaage e Goma agali mu Municipaali y’e Mukono era nebakunta n’emmotoka ye kika kya Noah.

Ayogerera Police mu bitundu bya Ssezibwa, Lameck Kigozi agamba nti abagombeddwamu obwala basangiddwa mu mmotoka eno yennyini eyabbiddwa nga bagivuga  bagiggya Jinja okudda e Kampala, awo Police neebagoba okutuusa lw’ebakwatidde e Lugazi.