Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 290 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

UNEB esambazze ebyogerwa ku bigezo bya PLE

January 3, 2017 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ย – UNEB kisambazze engambo ezibadde zitandise okubungeesebwa ku mikutu gy’embikkulirwa kumanya nti ebyava mu bigezo by’ekibiina ekyomusanvu- PLE byakufulumizibwa nga 10 Gatonya 2017.

Bwabuuziddwa ku nsonga eno omwogezi w’ekitongole kino Hamisi Kaheru agaanye okubaako kyayogera nga agamba nti ye tayogera ku bintu bitaliiko mutwe na magulu.