Breaking
News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 323 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Abasuubuzi e Jinja basattira, emidaala gisendeddwa

January 5, 2017 · Mubiru Ali

Abasuubuzi mu katale ka Jinja Napier naddala abo abaayonooneddwa emidaala gyabwe nga aboobuyinza mu Municipo y’e Jinja bakola ekkubo mu katale kano bagumbye ku Yafeesi ya RDC w’e Jinja nga baagala Gavumenti ebaliyirire olw’okufiirwa emmaali yaabwe .

Omusasi waffe Solomon Baleke atutegeezezza nti emidaala gya bantu abasoba mu 50 gyaggyiddwawo ebimotoka bi weetiiye mu kaweefube w’okukola ekubo mu katale katale kano nga kino kyasalibwawo olw’omuliro ogutatadde ogubadde gukwata akatale kano nga Police eremererwa okuguzikiza olw’obutabaawo kkubo mweyiyata kutuuka  weguba gukutte .