Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 113 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Amasomero g’obwannannyini 36 gaggaddwa – Luuka

Amasomero g’obwannannyini agawerera ddala 36 gaggaddwa abakulira ebyenjigiriza mu Disitulikiti y’e Luuka mu buvanjuba bwa Yuganda lwa butaba…

Aba Munisipaali y’e Mbarara baggudde olutalo ku mbwa, basse 80

Ekyasaliddwawo abakulira Munisipaali y’e Mbarara okuwa embwa ezisoba mu 80 obutwa kinyiizizza nnyo bannannyini zo nga bakukkulumira abatwala…

Owa Pulayimale asirikkidde mu nabbambula w’omuliro – Luweero

Omuyizi wa Pulayimale ng’abadde mu kibiina ekisooka mu Kalagala Junior Primary School, erisangibwa e Luweero asirikkidde mu nabbambula…

3 bagombeddwamu obwala Police lwa kusaddaaka baana 2 – Kyankwanzi

Police mu Disitulikiti y’e Kyankwanzi egombyemu obwala abasajja basatu abateeberezebwa okwekobaana nebasaddaaka abaana babiri nga baasangiddwa nga batemeddwako…

Famire egombeddwamu obwala lwa kubuza mwana – Tororo

Police e Tororo egombyemu obwala famire ya bantu munaana (8) bagiyambeko mu kunoonyereza ku mwana ow’emyaka 13 eyakyadde…

Mukono yeeriisizza nkuuli mu bya S.6

Mu bigezo bya S. 6  ebifulumiziddwa enkya ya leero ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB, Disitulikiti…

Abawala bakize abalenzi mu bigezo bya S.6

Ekotongole ekivunaanyizibwa ku by’ebigezo mu ggwanga ekya Uganda National Examinations Board ( UNEB)   enkya ya leero kifulumizza…

Omu afiiriddewo, 2 basimattuse amagombe – Matugga

Omugoba wa Bodaboda afiiriddewo mbulaga ate abakyala abalala babiri baabadde aweese nebaddusibwa mu ddwaliro nga biwala ttaka mu…

Kanyamunyu bazzeemu okusaba okweyimirirwa

Omusuubuzi Matthew Kanyamunyu awamu ne banne bwebavunaanibwa, nga bateeberezebwa okubaako kyebamanyi ku kutemulwa kwa Kenneth Akena gyebuvuddeko, bazzeemu…