Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 245 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

3 bagombeddwamu obwala Police lwa kusaddaaka baana 2 – Kyankwanzi

February 21, 2017 · Mubiru Ali

Police mu Disitulikiti y’e Kyankwanzi egombyemu obwala abasajja basatu abateeberezebwa okwekobaana nebasaddaaka abaana babiri nga baasangiddwa nga batemeddwako emitwe mu Ggombolola y’e Gayaza.

Omusasi waffe e Kyankwanzi atutegeezezza nti abaana bano ba myaka 5 nga kitaabwe yabadde abatumye ku dduuka abasajja bano nebabateega era okukkakkana nga babaserengesezza e Kalannammo. Kitalo. ย