Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 248 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Famire egombeddwamu obwala lwa kubuza mwana – Tororo

February 21, 2017 · Mubiru Ali

Police e Tororo egombyemu obwala famire ya bantu munaana (8) bagiyambeko mu kunoonyereza ku mwana ow’emyaka 13 eyakyadde mu maka gaabwe  wabula bazadde be bwebaamunonye , nebabategeeza nga bwebatamulina .

Omwogez wa Police mu bitundu by’e Bukedi , Kamulya Sowaali akasizza bino .