Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 120 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abawala bakize abalenzi mu bigezo bya S.6

February 21, 2017 · Mubiru Ali

Ekotongole ekivunaanyizibwa ku by’ebigezo mu ggwanga ekya Uganda National Examinations Board ( UNEB)   enkya ya leero kifulumizza ebivudde mu bigezo bya Ssiniya eyoomukaaga ebya 2016 nga omukolo guno guyindidde ku yafeesi ya Ssaabaminisita mu Kampala.

Ssaabawandiisi w’ekitongole kino, Daniel Odongo abikwasizza Minisita avunaanyizibwa ku byenjigiriza, Janet Kataha Museveni.

Ebivuddemu biraga nti abayizi baakoze bulungi okukira ku b’omwaka gwa 2015 era nga abawala basinze abalenzi.

Odongo, Ssaabawandiisi wa UNEB, alaze nti abayizi neera ebya Ssaayansi  naddala Biology wamu n’ebyenfuna ( Economics) byazannye nnyo abayizi era tebaabikoze bulungi n’akatono.