Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 36 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omwana alina kookolo w’eriiso, Yamba

Asobola Yamba. Omwana wuuno Shakirah Nabukenya myaka 3 yafuna akasaayi ku liiso era baakamulongoosa emirundi esatu e Mengo…

RDC wa Bugiri Mwanamuyiza afuumuddwa

RDC mu Disitulikiti y’e Bugiri,  Margret Mwanamuyiza Kikomeko agobeddwa yafeesi ya Pulezidenti ku mulimu olw’ebigambibwa nti alemereddwa okuba…

Crime Preventer asimattuse okuttibwa lwa bubbi bwa Pikipiki

Atangira obumenyi bw’amateeka (Crime Preventer) ataasiddwa Police ku batuuze ababadde bataamye obugo okumumiza omusu olw’ebigambibwa nti yeenyigidde mu…

Ateze abatemu amasannyalaze negattamu ye

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze mu Zzooni ya Kirokole – Kawempe Ttula ku nkingiizi z’ekibuga Kampala,  omusajja bwakubiddwa amasannyalaze negamuttirawo. …

Omuyizi akubiddwa ejjinja n’akalirawo – Mbale

Omuntu omu afiiriddewo mbulaga n’omulala n’addusibwa mu ddwaliro nga biwala ttaka oluvannyuma  lw’okukubwa ekiyinja ekinene ekiwamatuse waggulu mu…

9 bagombeddwamu obwala Police ku byekuusa ku butemu

Police egombyemu obwala abantu  mwenda ku byeekuusa ku kutemulwa kw’abakyala omukaaga mu bitundu by’e Nansana,  Kakiri ne Ntebe…

Police eyise ebiwayi by’abavuzi ba Bodaboda ebirwanagana

Police mu Kampala olwaleero  etandise okwogereganya n’ebiwayi by’abagoba ba Bodaboda abatalima kambugu nga buli kiwayi kigamba nti kyekinnannyini…

Pulezidenti Museveni abantu yabasinga era akyabasinga – Hajji. Kigongo

Amyuka Ssentebe w’ekibiina kya NRM mu ggwanga, Haji Moses Kigongo agamba nti abawakanya eky’okuggyawo ekkomo ly’emyaka gy’omukulembeze w’eggwanga…

Omuyizi eyattiddwa abizaalidde owa Bodaboda – Ntebe

Police e Ntebe eriko omugoba wa Bodaboda gwegombyemu obwala ku byekuusa ku butemu ku mwana omuwala Norah Wanyana…