Omuyizi eyattiddwa abizaalidde owa Bodaboda – Ntebe

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Police e Ntebe eriko omugoba wa Bodaboda gwegombyemu obwala ku byekuusa ku butemu ku mwana omuwala Norah Wanyana ow’emyaka 18

Norah Wanyana nga abadde muyizi mu ssomero lya Entebe Air Force SS omulambo gwe gwasangiddwa mu lusuku nga yakakiddwa akaboozi k’ekikulu ate oluvannyuma n’attibwa mu Nkumba Central Zone – Abayitaababiri ku luguudo oluva e Kampala okudda e ┬áNtebe.

Police egamba nti omugoba wa Bodaboda ono yalabwako ku Lwokusatu lwa ssabbiiti ewedde ng’aggya omwana ono ku ssomero ate oluvannyuma n’asangibwa nga yatirimbuddwa. Kitalo !

Share.

Leave A Reply