9 bagombeddwamu obwala Police ku byekuusa ku butemu

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Police egombyemu obwala abantu  mwenda ku byeekuusa ku kutemulwa kw’abakyala omukaaga mu bitundu by’e Nansana,  Kakiri ne Ntebe mu Disitulikiti y’e Wakiso. 

Police egamba nti emirambo gino egisanga n’ebisago ekireetedde abakyala okweraliikirira nga kiraga nti basooka kukakibwa kaboozi you kikulu. 

Bwabadde ayogerako ne bannamawulire ku kitebe kya Police e Naggulu mu Kampala,  Omwogezi wa Police Asan Kasingye agambye nti abantu bano bagenda kusimbibwa mu mbuga z’amateeka bavunaanibwe. 

Share.

Leave A Reply