Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 182 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Emmundu endala ebbiddwa ku mupoliisi – Busia

Waliwo emmundu endala  ebbiddwa ku Ofiisa wa Police abantu abatannategeerekeka mu kiro ekikeesezza olwaleero mu Disitulikiti y’e Busia…

Aba NRM basuze bulindaala ku kkomo ly’emyaka

Ababaka mu Palamenti ab’ekibiina kya  NRM bakkiriziganyizza wamu kitole nebakkiriza Omubaka Raphael Magyezi okuleeta mu Palamenti ekiteeso ku…

Kayihura annyonnyodde ku by’okwerinda ebyeyongedde ku Palamenti

Aduumira Police mu ggwanga, General Kale Kayihura avuddeyo n’annyonnyola  ku byokwerinda ebyongedde okunywezebwa ku Palamenti, agamba nti waliwo ababadde…

Omwana w’omubaka Asinde, Kaguta afudde

Eyaakalondebwa okuba Omubaka omukyala mu Palamenti owa Disitulikiti y’e  Iganga, Brenda Ssuubi Asinde abuutikiddwa ekikangabwa, bw’afiiriddwa omwana gweyazaala…

Ebyokwerinda byongedde okunywezebwa ku Palamenti

Ebyokwerinda byongedde okunywezebwa ku kibuga Kampala naddala ku City Square wamu n’okwetoloola Palamenti nga Police ne Military biteevuunya…

Nsereko ne Ssewannyana balabiseeko ku CID

Ababaka babiri mu Palamenti ku bana abaayitiddwa balabikeko ku kitebe kya Police ekikola ku buzzi bw’emisango e Kibuli…

Ssematimba asigazza ekifo kye mu Palamenti

Kkooti ejulirwamu mu Kampala enkya ya leero asazeewo nti Peter Ssematimba mubaka mu Palamenti owa Busiro ey’amaserengeta era…

Ow’e 82 yeeyimbyemu ogwa kabugu

Namukadde ow’emyaka 82 nga ono mutuuze ku kyalo Kabojjogi ekisangibwa mu East Division mu kibuga ky’e Mubende,  yeeyimbyemu…

Akabenje katuze 13 ku lw’e Masaka

Abantu 13 bakakasiddwa nga beebafiiriddewo ate munaana bapookya na biwundu mu kabenje akagudde e Ggolo okuliraana omugga Katonga…