Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 371 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Museveni alabudde abakuba ababaka ba NRM ku by’ekkomo ly’emyaka

Pulezidenti Museveni alabudde abantu bonna abakola obuvuyo ku babaka mu Palamenti aba NRM bwebaba bagenze okwebuuza ku bantu…

Katikkiro Mayiga alabudde ku ky’ekkomo ly’emyaka

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye Pulezidenti Museveni okulekeraayo okunenya wamu n’okutiisatiisa emikutu gy’amawulire gattako abo abawakanya…

Oky’okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti kikubizza ba Minisita 2 obutebe

Ba Minisita babiri; Kiwanda Sssuubi avunaanyizibwa ku by’obulambuzi ne Benny Namugwanya omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za…

Owa 25 attiddwa lwakuteeberezebwa kubba kasooli – Matugga

Abatuuze ku kyalo Kisibe ekisangibwa mu Ggombolola y’e Gombe mu Disitulikiti y’e Wakiso baliko omuvubuka wa myaka 25…

Abakadde abakulu abeebuuzibwako ensonga mu Bukama bwa Tooro bawakanya eky’okukwata ku nnyingo 102b

Abakadde abakulu abeebuuzibwako ensonga mu Bukama bwa Tooro bawakanya eky’okukola ennongoosereza mu Ssemateeka ku nnyingo ya 102b era…

Ababaka ba NRM abawakanya eky’okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti bagobeddwa mu lukiiko lwa NRM

Nampala w’ababaka ba NRM mu Palamenti, Ruth Nankabirwa agaanye ababaka mu Palamenti aba NRM abawakanya eky’okuggya ekkomo ku…

Gavumenti etiisatiisizza okufuumuula abakozi abali ku keediimo bonna

Gavumenti etiisatiisizza okufuumuula abakozi baayo bonna abali mu kwekalakaasa singa tebadda ku mirimu mbagirawo. Bw’abadde ayogerako ne Bannamawulire…

3 Abasumba b’abalokole ab’amannya balangiriddwa nga ab’obulimba

Abasumba abakuukuutivu abasoba mu 500 ab’enzikiriza y’ekirokole balangiridde abasumba basatu wano mu Kampala ab’amannya nga bwebali ab’obulimba era…

Court orders government to pay Shs 1. 7 billion to tortured suspects

The Highcourt in Kampala has ordered government to pay 80 million shillings to 22 people each who were…