Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 438 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omuti gw’amasannyalaze gukubye Crime Preventer n’akalirawo

Entiisa ebuutikidde abatuuze booku luguudo Bananuka ekisangibwa mu Divizoni y'e Kakooba mu Munisipaali y'e Mbarara omuti gw'amasannyalaze bwegugwiridde…

Alipoota ku kuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti erabikako mu Palamenti akadde konna

Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku by'amateeka nga kakulemberwa Omubaka Jacob Oboth Oboth akiikirira obugwanjuba bwa Budama kasuubirwa okuleeta…

Gavumenti ekkirizza okwongeza abakozi baayo emisaala

  Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga  z'abakozi ba Gavumenti erangiridde mu butongole nga Gavumenti bw'egenda okwongeza emisaala gy'abakozi baayo okutandika…

Bbaasi ya Gaaga egudde, 5 bapookya

  Akabenje, Bbaasi ya  kkampuni ya Gaga egudde ne yeefuula enkya ya leero ku luguudo lwa Nebbi – Pakwach…

Dr. Besigye asiimye abasawo mu ddwaliro ly’e Nyakibale

Col. Dr. Kizza Besigye olwaleero akyaliddeko eddwaliro lya Nyakibale okwebaza abasawo wamu n'abatwala eddwaliro lino olw'okutaasa obulamu bw'abantu…

MP Mwangushio named into fraudulent sale of land belonging to the Local Communities

Kween District Member of Parliament Cherop Lawrance Mwangushio has been named into fraudulent Sale of  more than  10,000…

Omuwabuzi omututumufu mu by’obufuzi awerennemba na gwa kubba mannyo ga nvubu

Yekoyada Nuwagaba omuwabuzi omututumufu ku nsonga z'ebyobufuzi mu ggwanga asimbiddwa mu Kaguli mu kkooti ku Buganda Road nga…

Ssaabawaabi wa Gavumenti aggye enta mu musango gwa Bishop Kibuuka

Ssaabawaabi wa Gavumenti Mike Chibita aggye enta mu misango egibadde givunaanibwa eyaakalya obwa Bishop mu Evangelical Orthodox –…

Ettaka ly’ekibira ligombesezzaamu obwala omugagga woomu Kampala

Omugagga Hamis Massa nga musuubuzi e Nakasero mu Kampala akwattidwa okuva mu kakiiko k'omulamuzi Catherine Bamugemeirire lwa kutwala…