Gavumenti ekkirizza okwongeza abakozi baayo emisaala

Pinterest LinkedIn Tumblr +

 

Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga  z'abakozi ba Gavumenti erangiridde mu butongole nga Gavumenti bw'egenda okwongeza emisaala gy'abakozi baayo okutandika ne Kasambula w'omwaka oguggya mu  mwaka gw'ebyensimbi 2018/ 2019 .

Bw'abadde ayogera mu lukungaana lwa bannamawulire ku ssengejjero ly'amawulire erya Gavumenti mu Kampala, Minisita Muruli Mukasa agambye nti olukiiko lwa ba Minisita  olwakubirizibwa Pulezidenti Museveni ku nkomerero ya ssabbiiti ewedde, lwasalawo emisaala gy'abakozi ba Gavumenti gyongezebwe.

Ye omubeezi wa Minisita w'ebyensimbi avunaanyizibwa ku kuteekerateekera eggwanga agambye nti enteekateeka n'ennambika  y'emisaala gino yaakufuluma oluvannyuma lw'akakiiko akatunuulira emisaala gy'abakozi ba Gavumenti nga kamaze okufulumya alipoota 

 

Share.

Leave A Reply