Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 964 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Isuzu Elf etomedde 3 e Katobo

March 2, 2020 · Mubiru Ali

Emotoka ekika kya Isuzu Elf ebadde etisse omusenyu etomedde abantu 3 ababadde batambulira ku booda booda e Katobo ku luguudo lw’e Rukungiri – Kanungu n’oluvannyuma neyingirira ennyumba. Abalumiziddwa kuliko; Dennis Mugarura, Chris Mugoya ne Robinah Kabisyaki abaddusiddwa mu ddwaliro lya Nyakibare hospital, Uganda Police Force egamba nti akebenje kavudde kukuvugisa kimama.