Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,227 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Dr. Besigye asiimye abasawo mu ddwaliro ly’e Nyakibale

December 10, 2017 · Mubiru Ali

Col. Dr. Kizza Besigye olwaleero akyaliddeko eddwaliro lya Nyakibale okwebaza abasawo wamu n'abatwala eddwaliro lino olw'okutaasa obulamu bw'abantu omukaaga abaakubwa amasasi katono bagende ezzirakumwa.

Kinajjukirwa nti nga ennaku z'omwezi 18 ogw'ekkumi omwaka guno Abapoliisi baakuba amasasi omusajja Edson Nasasira Kakuru n'afiirawo ate abalala mukaaga nebaddusibwa mu ddwaliro ly'e Nyakibale nga bapookya na biwundu

Abantu bano omukaaga abaakubwa amasasi baasibuddwa mu ddwaliro nga embeera yaabwe eteredde bulungi.