Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,289 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Bbaasi ya Gaaga egudde, 5 bapookya

December 11, 2017 · Mubiru Ali

 

Akabenje, Bbaasi ya  kkampuni ya Gaga egudde ne yeefuula enkya ya leero ku luguudo lwa Nebbi – Pakwach e Agwok era abantu bataano nebaddusibwa mu ddwaliro ly'e Angal nga taasulewo taasiibewo y'ali ku mimwa gy'abantu .  Ekiviiriddeko akabenje kano tekinnategeerekeka.

Wabula kinajjukirwa nti mu kifo kyekimu Loole eyabadde yeetisse binyeebwa eggulo weyakwatidde nabbambula w'omuliro era n'esaanawo.