Pulezidenti Museveni ayongedde okukaluba ku nvuba embi
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agamba nti waakuggya amagye mu kulwanyisa envuba embi singa amavubi banaalekeraawo envuba emenya amateeka.…
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agamba nti waakuggya amagye mu kulwanyisa envuba embi singa amavubi banaalekeraawo envuba emenya amateeka.…
Police mu Kampala egombyemu obwala abantu basatu nga mulimu n’omupoliisi ku bubbi bwa Bodaboda ne pikipiki obukudde ejjembe…
Abavubi ku mwalo gw’e Bulamba-bugungu mu Munisipaali y’e Njeru mu Disitulikiti y’e Buyikwe gebakaaba gebakomba oluvannyuma lw’abalwanyisa envuba…
Police e Ntebe mu Disitulikiti y’e Wakiso egombyemu obwala abantu bataano ku byekuusa ku kutemulwa kw’omuyizi James Lutaaya…
Omusibe ategeerekese nga Ogona Mudafuru ow’emyaka 48 afiiridde mu kabuyonjo y’ekkomera ly’e Buyikwe bw’abadde agirongoosa n’egwamu. Police ennyuludde omulambo gw’omusajja…
Yafeesi ya Ssaabawaabi wa Gavumenti yeetaga obuwumbi bw’ensimbi za Yuganda butaano okuyimirizaawo abakozi abaggya. Micheal Chibita bw’abadde alabiseeko…
Abayizi bataano beebaakakubwa amasannyalaze mu bitundu bya Bugisu mu bbanga lya ssabbiiti emu eyise era nga bano amasannyalaze…
Omuserikale wa Police James Ogwal yeetugidde mu kaduukulu ka Police yooku Mawanda road mu kiro ekikeesezza olwaleero. Ogwal…
Nga wayise kati emyaka esatu bukya omulamuzi Joan Kagezi attibwa, ekitongole ekiwaabi ky’emisango mu ggwanga (Directorate of Public…