Omupoliisi yeetugidde mu kaduukulu

Omuserikale wa Police James Ogwal yeetugidde mu kaduukulu ka Police yooku Mawanda road mu kiro ekikeesezza olwaleero.

Ogwal abadde Ofiisa wa Police y’e Kabalagala nga yakwatibwa gyebuvuddeko nga avunaanibwa gwa kubba Ppikipiki era nga okwetuga yakozesezza muguwa gwa kyangwe nga omulambo gwe guzuuliddwa nkya ya leero nga z’embuyaga ezikaza engoye.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
poliisi ekutte abatema ekibira kya mpanga okulimiramu