Omuyizi eyattiddwa akwasizza bataano – Ntebe

Police e Ntebe mu Disitulikiti y’e Wakiso egombyemu obwala abantu bataano ku byekuusa ku kutemulwa kw’omuyizi  James Lutaaya abadde asoma obusawo mu ddwaliro ly’e Mengo (Mengo Nursing school ) mu Kampala.

Lutaaya ow’emyaka 24 yattiddwa n’omulambo gwe negusuulibwa mu mwala okuliraana amaka g’obwa Pulezidenti e Ntebe era omwogezi wa Police mu ggwanga, Emiliana Kayima agamba nti baabakanye dda n’ogwokunoonyereza wabula omulambo gwa Lutaaya gwatwaliddwa mu ggwanika ly’eddwaliro e Mulago.Kitalo !!

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Museveni asiimiddwa aba Global Peace