Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 869 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Omusibe afiiridde mu kabuyonjo y’ekkomera

April 16, 2018 · Mubiru Ali

Omusibe ategeerekese nga Ogona Mudafuru ow’emyaka 48 afiiridde mu kabuyonjo y’ekkomera ly’e Buyikwe bw’abadde agirongoosa n’egwamu.

Police ennyuludde omulambo gw’omusajja ono mu kabuyonjo obuzibu ebutadde ku baazimba kabuyonjo eno nti baagizinba bubi nnyo ate nga ekozesebwa abasibe njolo.

Ayogerera Police mu bitundu bya Sszibwa Hellen Butoto akakasizza bino .