Breaking
News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 491 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Babiri bakwatiddwa lwa kutunda biragalalagala.

Poliisi enkya ya leero mu Kisenyi, e Kampala ekedde kukwata abakyala babiri Jackie Matovu ne Aisha Nakiwala ne…

Chairman we Namasagali mu kamuli abidde nafa bwabadde agenze okuvuba mu mugga Kiira

Ibrahim Bukenya 45, nga abadde muvubi okumala emyaka 20 bwatyo yagudde mu mugga Kiira nabbira era nafa. Ab’omunju…

Abakozi abayambako mu kuzimba ekisaawe ky’enyonyi ekya Hoima International Airport lwansasula

Poliisi erinnye eggere mu kediimo k’abakozi abakola omulimu gw’okuzimba ekisaawe ky’ennyonyi e Hoima. Abakozi bagamba nti bamaze emyezi…

Ebikumi n’ebikumi by’abantu be balekeddwa ttayo mu Apaa olwokugobwa ku ttaka

Margaret Aculu 35 agamba nti y’omu kubagobwa ku ttaka ku kyalo Luru B mu mumuluka gwa Apaa. Ettaka…

Akakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku ddembe ly’obuntu kakunyizza IGP Martins Okoth Ochola ne Minisita Obiga kuby’okutta n’okuwamba abantu mu ggwanga.

Minisita omubeezi ow’ensonga ez’omunda mu ggwanga Mario Obiga Kania wamu ne IGP Martins Okoth-Ochola basanze akaseera akazibu okunnyonyola…

Abakyala balumbye eddwaliro lya IHK nga balinenya olw’obulagajjavu bw’abasawo ekyaviirako munaabwe Nuriat Nambaziira okufa

Emirimu ku ddwaliro lya International Hospital Kampala (IHK) e Namuwongo gisanyaladde okumala essaawa eziwerako abakyala abegattira mu bibiina…

Ettaawo ly’e Katwe liggyiddwaawo kcca lwabukadde

Ettaawo lw’e Katwe eribadde limaze ekiseera nga lyaggalwawo oluvannyuma lw’okunafuwa, ekitongole kya KCCA kiriggyeewo nga kyetegekera okuzzaawo eddala…

Poliisi e Mubende ekutte abantu musanvu ku bigambibwa nti benyigira mu kuwamba abantu

Adduumira police e Mubende Okoyo Martain ategezezza nti  omusaavu bano okukwatibwa kidiridde ebikolwa byo okuwamba abantu no okutiisatiisa…

Poliisi e Mubende ekutte abantu musanvu ku bigambibwa nti benyigira mu kuwamba abantu

Adduumira police e Mubende Okoyo Martain ategezezza nti  omusaavu bano okukwatibwa kidiridde ebikolwa byo okuwamba abantu no okutiisatiisa…