Breaking
News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 372 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Chairman we Namasagali mu kamuli abidde nafa bwabadde agenze okuvuba mu mugga Kiira

May 16, 2018 · Mubiru Ali

Ibrahim Bukenya 45, nga abadde muvubi okumala emyaka 20 bwatyo yagudde mu mugga Kiira nabbira era nafa. Ab’omunju ye bagamba nti ono yagenze olunaku lw’eggulo okuba nga avuba wabula bagenze okulaba nga tadda kwekutandika omuyiggo era nga bazuddeko lyato nakatimba byokka.

Era nga kati ab’omunjuye nga bayambibwako abavubi bali mu muyiggo gw’omulambo gwa Bukenya.