Ebikumi n’ebikumi by’abantu be balekeddwa ttayo mu Apaa olwokugobwa ku ttaka

Margaret Aculu 35 agamba nti y’omu kubagobwa ku ttaka ku kyalo Luru B mu mumuluka gwa Apaa. Ettaka eririko enkayana liri wakati wa disitulikiti ya Amuru ne Adjumani era nga liweza Square kilometre 40 nga kigambibwa nti abantu balyesenzaako mu bukyaamu kuba lya kitongole ekikuuma ebisolo by’omunsiko ekya Uganda Wildlife Authority.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Musanvu balumiziddwa mu kabenje e Kagadi