Breaking
News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 374 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Ettaawo ly’e Katwe liggyiddwaawo kcca lwabukadde

May 16, 2018 · Mubiru Ali

Ettaawo lw’e Katwe eribadde limaze ekiseera nga lyaggalwawo oluvannyuma lw’okunafuwa, ekitongole kya KCCA kiriggyeewo nga kyetegekera okuzzaawo eddala ery’omulembe.

Ettaawo lino libadde limaze emyaka egiwerera ddala nga likozesebwa abantu okusala ekubo eriva kunkulungo y’essaawa ya Kwiini wadde nga emyaka gyeryali lirina okumala gyali giweddeko, wabula oluvannyuma ekitongole kya KCCA kyaliggalawo okutangira obubenje obwali buyinza okubaawo.