Breaking
News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 373 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abakozi abayambako mu kuzimba ekisaawe ky’enyonyi ekya Hoima International Airport lwansasula

May 16, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi erinnye eggere mu kediimo k’abakozi abakola omulimu gw’okuzimba ekisaawe ky’ennyonyi e Hoima. Abakozi bagamba nti bamaze emyezi ebiri nga bakola wabula nga tebasasulwa. Era bagamba nti embeera mwe bakolera mbi ate nga n’abalala bagobwa ku mirimu awatali nsonga.

Julius Hakiiza nga ye mwogezi wa Poliisi mu bitundu bye kiwonvu eky’enyanja Muttanzige agamba nti Poliisi yatwaliddwa mu kifo kino okusobola okulaba nti abakozi tebonoona bintu bya gavumenti.