Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 252 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Palamenti ekoze bubi – Jacob Oulanya

Palamenti yazzeemu okutuula olunaku lw’eggulo oluvannyuma lw’omwezi omulamba, wabula nga amyuka Sipiika Jacob Oulanya yategezeza Ababaka nga Palamenti…

Poliisi etubidde n’omwana

Poliisi y’e Matugga etubidde n’omwana eyabula ku bazadde be nga kati awezezza omwezi mulamba nga ali ku poliisi.…

enkuba eyonoonye ebintu

Enkuba eggoyeza ekyaalo ky’e Kabingo mu Ggombolola y’e Kyazanga mu Disitulikiti y’e Lwengo n’ereka ng’egoyezza ennimiro z’abatuuze abasoba…

Omuyizi eyakubwa bbomu akoze ebigezo

Ashraf Igembe omuyizi wa Mother Care Bright Academy e Kagoma eyakubwa bbomu ng’ali mu kibiina omwezi oguwedde yatwaliddwa…

Kitatta bamumye bail

Abdallah Kitatta Kkooti y’amaggye emummye bail omulundi og’wokubiri. Ssentebe wa Kkooti y’amaggye Lt. Gen. Andrew Gutti agamba nti…

KCCA yayodde abasuubuzi

Olunaku lw’eggulo Poliisi ng’eri wamu n’aba KCCA, bakedde kugobaganya basuubuzi bonna ababadde bakolera ku nguudo z’omu kibuga, mu…

NRM efunye ssente okutegeka okulonda

Ekibiina kya NRM kyadaaki kifunye ensimbi ezigenda okutegeka akamyuufu k’ekibiina mu Distulikiiti empya 7. NRM erudde nga ensimbi…

Ogwa Mabiriizi gweyawawabira Kabaka gwa 2019

Omusango Hassan Male Mabirizi Kiwanuka gwe yaloopa ng’ayagala Kabaka amuliyirire obuwumbi 13, omulamuzi Kenneth Kakuru aguweereza mu kkooti…

Babakutte bakukusa ebizigo

Ekitongole ekisolooza emisolo mu ggwanga ekya Uganda Revenue Authority kikutte emotoka nnamba UAB 891B mu busozi bwe Kanaba…