Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 88 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

KCCA yayodde abasuubuzi

November 6, 2018 · Mubiru Ali

Olunaku lw’eggulo Poliisi ng’eri wamu n’aba KCCA, bakedde kugobaganya basuubuzi bonna ababadde bakolera ku nguudo z’omu kibuga, mu kaweefube w’okuteeka mu nkola ekiragiro kya Minisita wa Kampala, Beti Namisango Kamya kyeyawa ssabiiti ewedde.
Ekikwekweto kino kyatandikidde wansi wa kibuga ewaakazibwako erya DownTown, nekiyita ku nguudo eziwera ate ne mu ppaaka ya takisi. Akulidde ekikwekweto kino Kituuma Rusoke, agamba nti bo nga poliisi baliwo kuteeka mu nkola biragiro ebiri mu mateeka.