Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 88 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Babakutte bakukusa ebizigo

November 5, 2018 · Mubiru Ali
Ekitongole ekisolooza emisolo mu ggwanga ekya Uganda Revenue Authority kikutte emotoka nnamba UAB 891B mu busozi bwe Kanaba nga ebadde etisse ensawo z’obumonde wamu n’ensawo 4 nga zirimu 44 Ctns X 12 Dzn X 110ML ez’
ez’ebizigo ebyawerebwa mu Uganda nga byabadde bikukusiddwa okuva e D.R.Congo.