Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 220 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

NRM efunye ssente okutegeka okulonda

November 6, 2018 · Mubiru Ali

Ekibiina kya NRM kyadaaki kifunye ensimbi ezigenda okutegeka akamyuufu k’ekibiina mu Distulikiiti empya 7. NRM erudde nga ensimbi zigyekubya empi era nga kino kyaviirako akakiiko k’ebyokulonda okusazaamu okulonda okwalina okubaawo nga munaana omwezi gw’omunaana.
Ensimbi eziri eyo mubukadde n’obukadde ekibiina zekigenda okukozesa wadde nga bangi kubesimbyewo bemulugunyiza.