Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 228 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Palamenti ekoze bubi – Jacob Oulanya

November 7, 2018 · Mubiru Ali

Palamenti yazzeemu okutuula olunaku lw’eggulo oluvannyuma lw’omwezi omulamba, wabula nga amyuka Sipiika Jacob Oulanya yategezeza Ababaka nga Palamenti bweyakola obubi mu mpereeza yaayo.
Jacob Oulanyah yagambye nti kikwasa ennaku okulaba nti mu ntuula ezasooka, Palamenti yayisa amabago asatu gokka ekintu ekiswaza ababaka abasasulwa omusaala gwa Gavumenti.