Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
Kitatta bamumye bail
November 6, 2018 · Mubiru Ali
Abdallah Kitatta Kkooti y’amaggye emummye bail omulundi og’wokubiri. Ssentebe wa Kkooti y’amaggye Lt. Gen. Andrew Gutti agamba nti Kitatta alemeddwa okulaga nti obulwadde bwalina tebusobola okujanjabwa basawo bakitongole kya makomera. Ekirala nti omusango gwavunaanibwa gw’amaanyi so nga muntu walinnya ekiyinza okutataganya obujulizi.