Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 47 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

unbs eboye ebyamaguzi ku yamaha center mu kampala

Olunaku lw’eggulo ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo mu ggwanga ekya Uganda national Bureau of Standards kyakoze ekikwekweto mu katale…

katuntu mu mwongereyo ekiseera amalirize – sipiika

Sipiika wa Palamenti Rebecca Alitwala Kadaga awandiikidde akulira oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti Betty Aol Ocan nga amusaba…

yunivasite ye Bugema ewadde ebiragiro ebikambwe eri abayizi abawala

Abatwala Yunivasiti ye Bugema baweze eky’abayizi abawala okuddamu okwekolako (Make-up), okwambala obugoye obumpi, ear rings, necklaces, bangles, sleeveless,…

loole ya kkampuni ya kiri sooda egudde

Mmotoka ya kampuni ya KIRI SODA, nnamba UBD 409F egudde okumpi n’ekibuga Kaliisizo ku luguudo oluva e Masaka…

mukomye amagoba amangi ku nsimbi – minisita

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku bibiina by’obwegassi Hon. Fredric Ngobi Gume akalaatidde abakulira ebibiina by’obwegassi ebitereka n’okuwola ensimbi…

basatu bafiiridde mu kabenje

Abantu basatu bafiiriddewo mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Fort Portal okudda e Kampala taxi nnamba UBD…

amasundiro g’amafuta gaweereddwa ebiragiro ebipya

Ab’ebyokwerinda batadde obukwakkulizo ku bannannyini masundiro g’amafuta mu ggwanga naddala mu biseera bino ebya Kulisimansi abazigu mwe bayinza…

poliisi mu arua ezudde emmundu yaayo eyabbibwa

Poliisi mu Arua yasobodde okuzuula emmundu eyabbibwa ku musirikale waayo SPC Inziku John nga November 30, 2018 bweyali…

Gavumenti ya america esiimye eggye lya updf

Gavumenti ya America esiimye eggye ly’eggwanga erya Uganda Peoples’ Defence Forces (UPDF) olw’omulimu omunene gwelikoze okulba nga litebenkeza…