Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 1,993 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Obama awadde abaana abalwadde ebirabo bya ssekukulu

Eyaliko omukulembeze wa America Barack Hussein Obama II yasanyudde abaana mu ddwaliro lya Children’s National Medical Center ku…

twesunga kulaba kuteesa nga atuuyana – babaka

Ababaka ba Palamenti abamu besunga kunoonyereza ku Minisita w’ensonga z’ebweru, Sam Kahamba Kuteesa ku bigambibwa nti aliko ekyoja…

muleete ebiwandiiko ebiraga nti mwagula ebintu bya bayindi

Omubaka wa Gavumenti mu Disitulikiti y’e Masaka Herman Ssentongo asabye Bannamasaka bonna abali mubizimbe bya Bayindi saako nettaka…

ura ekutte ebizigo ebyawerebwa

Ekitongole ekirwanyisa okukukusa ebintu mu ggwanga kikutte ebizigo ebyawerebwa mu ggwanga nga bikozesebwa okweyerusa carton 72 nga bikwekeddwa…

abasajja bankuba nnyo – kawooya

Yusuf Kawooya omusajja eyatulugunyizibwa bamukwata mmundu mu kibuga wakati yekubidde enduulu mu kakiiko akalera eddembe ly’obuntu . Ono…

fdc etufuukide ekizibu – dp

Ekibiina kya DP kyagala kinnaakyo ekya FDC kyatule oba kikyali mumukago gwa IPOD oba kyaguvaamu. Banna DP bagamba…

sipiika yingira mu nsonga zange – bobi wine

Omubaka wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine yawawaabidde Poliisi ya Yuganda eri omukubiriza w’olukiiko olukulu…

9 bafiiridde mu kabenje e Njeru

Kitalo! Akabenje kagudde ku kyalo Wakisi ku luguudo lw’e Njeru – Kayinga loole eyettisse ebikajjo bwetomedde abantu ababadde…

poliisi ekutte omusawo w’ekinnansi asobya ku bakazi bakolako nga yeyita omusambwa

Ekitongole kya Poliisi ya‘Flying Squad’ kikutte omusajja abadde yeegulidde erinnya ng’afera abakazin’abaggyako ssente nga yeefuula ‘Omusambwa’. Godfrey Kato…