Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
fdc etufuukide ekizibu – dp
December 19, 2018 · Mubiru Ali
Ekibiina kya DP kyagala kinnaakyo ekya FDC kyatule oba kikyali mumukago
gwa IPOD oba kyaguvaamu. Banna DP bagamba nti FDC esusse okubassojja
kuluwonzi oluvannyuma lw’okugenda mu nsisinkano ya IPOD eyalimu
n’Omukulembeze w’eggwanga wiiki ewedde.