Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
abasajja bankuba nnyo – kawooya
December 19, 2018 · Mubiru Ali
Yusuf Kawooya omusajja eyatulugunyizibwa bamukwata mmundu mu kibuga
wakati yekubidde enduulu mu kakiiko akalera eddembe ly’obuntu .
Ono alangidde ab’ebyokwerinda okumukuba n’okumutusaako obulabe obuwera saako okumujwetekako ebisangosango.