Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
9 bafiiridde mu kabenje e Njeru
December 19, 2018 · Mubiru Ali
Kitalo!
Akabenje kagudde ku kyalo Wakisi ku luguudo lw’e Njeru –
Kayinga loole eyettisse ebikajjo bwetomedde abantu ababadde bazina
akadodi. Kigambibwa abantu 8 bafiiriddewo ate abalala 19 bbo bali mu
mbeera mbi ddala.