Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 746 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

sipiika yingira mu nsonga zange – bobi wine

December 19, 2018 · Mubiru Ali

Omubaka wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine yawawaabidde Poliisi ya Yuganda eri omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Rebecca Alitwala Kadaga ng’agamba nti emulemesezza okukola omulimu gwe ogw’okuyimba.
Kyagulanyi yagambye nti yassibwako bambega abamulundoola buli wadda. Kino kyawalirizza Sipiika okuyita Ssaabaminisita Ruhakana Rugunda ajje annyonnyole ensonga lwaki Poliisi eremesa Omubaka okuyimba.