Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 565 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

poliisi mu arua ezudde emmundu yaayo eyabbibwa

December 20, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi mu Arua yasobodde okuzuula emmundu eyabbibwa ku musirikale waayo SPC Inziku John nga November 30, 2018 bweyali akuuma offiisi z’ekitongole ky’ebyokulonda nga erimu amasasi 30.

Eno yazuuliddwa okuva ku babbi abasudde ekisawo nebadduka oluvannyuma lw’okulaba Poliisi enawunye nga ebasazeeko ku ssaawa munaana ez’ekiro okuliraana eddwaliro lya Arua. Mu kisawo kino mwasangiddwamu emmundu, magazine 1, ejjambiya wamu n’akambe.