Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 42 listening Simba FM Live

Gavumenti ya america esiimye eggye lya updf

December 20, 2018 · Mubiru Ali

Gavumenti ya America esiimye eggye ly’eggwanga erya Uganda Peoples’ Defence Forces (UPDF) olw’omulimu omunene gwelikoze okulba nga litebenkeza emirembe ku Ssemazinga wa Africa.

Bino byayogeddwa mu nsisinkano eyabadde ku kitebe kya UPDF e Mbuya wakati wa Chief of Defence Forces Gen David Muhoozi ne US Deputy Assistant Secretary for East Africa Amb Makila James wamu n’omubaka wa America mu Yuganda H.E Deborah Malac ne UPDF Joint Chief of Staff Maj Gen Joseph Musanyufu.