Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 618 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

mukomye amagoba amangi ku nsimbi – minisita

December 20, 2018 · Mubiru Ali

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku bibiina by’obwegassi Hon. Fredric Ngobi Gume akalaatidde abakulira ebibiina by’obwegassi ebitereka n’okuwola ensimbi nti era bakomye omuze gw’okuteekanga amagoba amangi ku nsimbi ze bawola Bammemba.
Kubanga ebisera ebimu amagoba gano gakalubiriza Bammemba okusasula. Bino Hon. Gume okubyogera abadde atongoza ekibiina kyobwegassi ekya Nakavule Joint Effort and Development Association mu Iganga Municipality.
Asabye ba memba okuba abesigwa n’okusasula ensimbi zebaba bewoze mukibiina kyabwe.